Bya Musasi waffe
Nakyala eyegulidde erinya ku Bukedde Tivi ayitibwa Fifi Da Queen akiguddeko mukozi munne ku tivvi bwamwanise obuziina bwe.
Mwana muwala ayitibwa Shalon ku kampuni ya Vision Group eddukanya Bukedde yasindise obubaka ku mukutu gwa whatsapp ngagamba mbu Fifi erina ekidibo nga buli musajja amwagalako tamuddako.
Shalon yawadde ensonga lwaki abasajja tebadira Fifi ngagamba mbu alimu omusenyu era akalabula abasajja abamwagalako era mbu eyo yensonga lwaki bamuddukako.
Shalon yabisaze mbu nakyala Fifi akola pulogulaamu ya ‘Kanayokya ani’ ku tivi yasindira omukwano mu motoka ne mokozi munne ku Vision gwebayita MC Godi Godi. Okumanya Shalon yamanyidde Fifi, yagambye mbu ono Sereebu wa tivi yegabyegabye mubakozi banne abasajja era bwatyo neyemalamu akawoowo.
Ebirwanya Fifi ne Shalon tujja bibatusaako wano naye Shalon akakasa nti Fifi yesibye nnyo ku muyimbi owetutumu ayitibwa Ziza Bafana gwacaanga ne manager we Roger.

Comments