Bya Moses Kizito Buule
POLIISI mu Disitulikiti ye Kapchorwa eriko omusomesa w’ekibiina eky’omusanvu gw’ekutte ng’emulanga kukkira muyizi we gwasomesa n’amusobyako n’oluvanyuma n’amufunyisa olubuto.
Ezekiel Chebet nga musomesa ku ssomero lya Kapsabuko Primary School mu
ggombolola ye Kapsinda yakwatiddwa.
ggombolola ye Kapsinda yakwatiddwa.
Kigambibwa nti omusomesa ono yakkira omuyizi we owe myaka 15 mu mwezi
gw’omwenda omwaka guno n’amukabasanya era n’amufunyisa olubuto, nga
ng’okukitegeera kyadiridde abazadde b’omwana okumutwala mu ddwaliro ng’eno gye
bakabatemedde nti muwala wabwe elina ey’amugema.
gw’omwenda omwaka guno n’amukabasanya era n’amufunyisa olubuto, nga
ng’okukitegeera kyadiridde abazadde b’omwana okumutwala mu ddwaliro ng’eno gye
bakabatemedde nti muwala wabwe elina ey’amugema.
Abazadde banno bakunyizza omwana nga wanno weyabategerezza ng’olubuto
bweluli olw’omusomesa we Chebet .
bweluli olw’omusomesa we Chebet .
Okusinzira ku mwogezi wa poliisi mu Sipi Region Rogers Taitika ategezezza The Watch Dog Uganda ng’omuwala ono bwe yategezezza nti omusomesa we yenyini bweyamusobezako mu nyumba ye eli okumpi n’essomero .
Taitika agenze mu maaso nategezza nga bwebamaze okujja zi sitetimenti
ku bantu abenjawulo nge ssawa yonna okuva kati okunonyereza kunateera
okuggwa era n’oluvanyuma Ssenduvuto ono wakutwalibwa mu kkooti
avunanibwe okujjula ebitanajja.
ku bantu abenjawulo nge ssawa yonna okuva kati okunonyereza kunateera
okuggwa era n’oluvanyuma Ssenduvuto ono wakutwalibwa mu kkooti
avunanibwe okujjula ebitanajja.
Mu kiseera kino omusomesa ono akumibwa ku poliisi ye Kapchorwa omusango guli ku fayiro nnamba SD 05/18/10/2018
Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com