Bya Kiyimba Bruno
Kiyimba.bruno@gmail.com
Ssabawandiisi wenkalakalira mu ministry yebyobulimi Pius Wakabi asabye ebibiina byobwanakyewa ebiyamba kubalimi wano muyuganda , amanyi bagateeke mukubangula abaliimi abali wansi mumasoso gebyalo okuva kati okutuuka mu 2020 okusinga ensimbi zabwe okuziteeka mu zzi workshops mukampala.
Bino Wakabi abyogeledde mumusomo ogutegekedwa ekibiina ki Uganda land Care Network ku hotel Africana.
Ebibiina byobwanakyewa ebyenjawulo ebili mukulwanirira edembe lyabaliimi byakuganye nebikubaganya eborowozo kumbera yokukuma obutonde bwensi,nangeri ki abaliimi gyebayinza okugaziyamu obutale bwebyamaguzi byabwe nadala mumawanga ganamukaggo.
Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com